Elige una pista para reproducir
Omutima ogumenya menya (yeah yeah)
By'onkola binumya lumya (ooooh oooh)
Onsudde eddalu (yeah yeah)
Nsiiba nkukabilira
Oooh ma love nkwegula guya (yeah yeah)
Kyokka eno occunya ccunya (ooooh oooh)
E'myaka jidduka okufa
Mik Nashitag
Omutima ogumenya menya
By'onkola binumya lumya
Onsudde eddalu, nsiiba nkukabilira
Oooh ma love nkwegula guya?
Kyokka eno occunya ccunya!
E'myaka jidduka okufa
Emimwa jiyooya okulya
Wantuka kubwongo(Wantuukakubwongo)
Wantuula kumwoyo(Wantuula kumwoyo)
Onkaabya nga omwana omuto (oooh)
Ontadde kumwanjo,ontadde kumwanjo
Ooooh ma princess nkwagala
Oli kimuli ekiwunya okufa
Akawoowo kanzoganya nga
Weba mmere owooma okulya
W'omwenya kale binyuma bitya?
Ontadde ku zi pending!
Eno bail Eno jailing,eba death sentence
Mukwano kyenkusaba(mukwano kyenkusaba)
Mpaayo eddakika(mpaayo eddakika)
Kakugambe ebigambo bino,(ebigambo bino)
Ebiwooma okuzaama
Agawalayi ontambuza
Ku street eyo e Kampala
Nga nnonya oyo akufaanana (akufaanana)
Obulungi teli akwenkana!
Oooh ma queen nkwagala (nze nkwagala)
Yuh make me cry
Ontwala speed (ontwala speed)!
Nkunoonya nga key nze wensuna enanga
Toba wala yeah sembera nze nkufa
Nkubira nze nkusange
Ninye flight twesange tubaleke
Abayaaye abe Kampala
Abaagala okutukyaaya
Abogera okutukyaamya(Kutukyaama)
Abongera okutukaabya
Wantuka kubwongo(Wantuuka kubwongo)
Wantuula kumwoyo(Wantuula kumwoyo)
Onkaabya nga omwana omuto (ooooh)
Ontadde kumwanjo,ontadde kumwanjo
Ooooh ma princess nkwagala
Oli kimuli ekiwunya okufa
Akawoowo kanzoganya nga
Weba mmere owooma okulya
W'omwenya kale binyuma bitya?
Ontadde ku zi pending!
Eno jail eno bailing,eba death sentence
Omutima ogumenya menya
By'onkola binumya lumya
Onsudde eddalu, nsiiba nkukabilira
Oooh ma love nkwegula guya
Kyokka eno occunya ccunya
E'myaka jidduka okufa
Emimwa jiyooya okulya
Ooooh ma princess nkwagala
Oli kimuli ekiwunya okufa
Akawoowo kanzoganya nga
Weba mmere owooma okulya
W'omwenya kale binyuma bitya
Ontadde ku zi pending!
Eno bail Eno jailing,eba death sentence
Omutima ogumenya menya
By'onkola binumya Lumya
Onsudde eddalu, nsiiba nkukabilira
Oooh ma love nkwegula Guya
Kyokka eno occunya ccunya
E'myaka jidduka okufa