Оберіть трек для відтворення
Tuku Tukuba, aaah I am iG lukene
Eno ssi Ngoma ya Labbamba
Nabali babamba twababamba
Bangi no abagamba twali under
Kati njikubye, Shake your Bum Bum
Tovumirira kaleke Kabambi
Lukenewaabwe nze ani eyawambye
Emiti emito n'abakulu mbabye
Nkanya bwongerwa mikisa emikusike
Kati onsomye naye wakava Mukyalo
Banakibuga tukuba tojja nyo
Eyo nsobi naye wakava Mukyalo
Yadde nsobi naye wagga tofaayo
Kati onsomye naye wakava Mukyalo
Banakibuga tukuba tojja nyo
Eyo nsobi naye wakava Mukyalo
Yadde nsobi naye wagga tofaayo
Gwe manya bwondingisa, Nkuwerawo, Nkusabirawo, Nkugabirawo
Ng'ojja mu jungle opangisa
Onjogerera nga nzikirira nga nkiwanika ng'onkalirira nga nvimbisa
Tovumirira kaleke Kabambi
Lukenewaabwe nze ani eyawambye
Emiti emito n'abakulu mbabye
Nkanya bwongerwa mikisa emikusike
Kati onsomye naye wakava Mukyalo
Banakibuga tukuba tojja nyo
Eyo nsobi naye wakava Mukyalo
Yadde nsobi naye wagga tofaayo
Kati onsomye naye wakava Mukyalo
Banakibuga tukuba tojja nyo
Eyo nsobi naye wakava Mukyalo
Yadde nsobi naye wagga tofaayo
Mubiseera biri ebyedda ebikadde ennyo
Nga tuli bato nga tusirika nyo
Naye Kati omusiki tufulumya nyo
Manya Kaba kavimbo kaba kazanyo
Kati tukuba banger tukuba byalo
Bali bato enfunzi byebyafaayo
Mutusomeko nga tetugwayo
Ng'omulandira no mubuna byalo
Tovumirira kaleke Kabambi
Lukenewaabwe nze ani eyawambye
Emiti emito n'abakulu mbabye
Nkanya bwongerwa mikisa emikusike
Eno ssi Ngoma ya Labbamba
Eyasuze no nebwokesa
Tetukankana gwe nebwotisa
Nebwokuba omutwe nogwasa
Tumya Cupa ku Cupa totulwaza
Bangi nga bangi nga bebuuza
Bingi nga bingi nga biyita
Ofunamu kamotoka olwo nomanya okukyala
Ssi bino byetwagala
You can see me come from far
Yoola yoola yoola hi hi
Bwofunayo nga webaza
Kuna Pesa, Kuna Dollar
Tukuba Pesa, Tukuba Dollar
Kati abandola, Tobabandula
Banawanika musipi wempangula
Kati onsomye naye wakava Mukyalo
Banakibuga tukuba tojja nyo
Eyo nsobi naye wakava Mukyalo
Yadde nsobi naye wagga tofaayo
Kati onsomye naye wakava Mukyalo
Banakibuga tukuba tojja nyo
Eyo nsobi naye wakava Mukyalo
Yadde nsobi naye wagga tofaayo