taata wange tosunguwala toyomba nfuumbirwe omulenzi wange
siyagala saagala abo bonna ngaanye gweenononze mu baanji yoono
yadde obaa onoleeta abo
abalina ssente enyinji
nze yoono yeka gwensiimye kangende nomwaami wange
siyagala saagalila ddala segombe abo abaggage abatategeera
ndimala gaba noono wadde nga ye mwaavu nga manyi talinjoloonga
simanyi nti aliimpisa mungeri etesaana okulabira kweebyo byemmanyi
nebwaaba nga alimbonyabonya maliridde okubonabona sikweekufa
yade oba onoleeta abo
abalina sente enyinji nze yoono yeka gwensiimye kantwale talanta yange×2
nebwaba alina kikumi lekaakuwe taata gwe zona olukaaga zaaki
nebwaba nga tasobola dala musaasire dala naye anti bwaali bwaali
yade oba onoleeta abo abalina sente enyinji nze yoono yeka gwensiimye kangende nomwaami wange
yade oba onoleeta abo
abalina sente enyinji nze yoono yeka gwensiimye kantwale talanta yange
siyagala saagalila ddala segombe abo abaggage abatantegeera ndimala gaba noono wadde nga ye mwaavu nga manyi talinjoloonga
simanyi nga aliimpisa mungeri etasaana okulabira kweebyo byemmanyi
nebwaaba nga alimbonyabonya maliridde okubonabona sikweekufa
yade oba onoleeta abo abalina sente enyinjinze yoono yeka gwensiimye kantwale talanta yange×3
end