Оберіть трек для відтворення
Tune mad mad tune mad mad tune
Ebintu nga bikalubye, iG Lukene
Tune mad mad tune mad mad tune
Biwunzika bituyiye, Ande
Flow of a pattern full of a property Eeh Eeh
Kukola paka ku red carpet Eeh Eeh
Tuli bapambanyi teri bya puppet Eeh Eeh
Buli kyokola fuba kati kati Eeh Eeh
Flow of a pattern full of a property Eeh Eeh
Kukola paka ku red carpet Eeh Eeh
Tuli bapambanyi teri bya puppet Eeh Eeh
Buli kyokola fuba kati kati Eeh Eeh
Kati webituuse kozesaawo awo kibbuli
Luliba lumu oliyaka ng'omumuli
Babiri babiri laba abatesi wabali
Bakola biri katukube omubali
Lwaki okuba omuziki wetaaga Album?
Lwaki okuba omuyimbi ng'olina sente?
Kati Dj kweno kabongeremu
Kagweeyo oba kagwemu
Wano wenatuuse ebintu byange sipapa
Muziki gwange gwe manya era sigwa mpaka
Muziki kikiki muziki bakaka kaka
Muziki kikiki oba biki teb'ankaka
Kati webituuse kozesaawo awo kibbuli
Luliba lumu oliyaka ng'omumuli
Babiri babiri laba abatesi wabali
Bakola biri katukube omubali
Flow of a pattern full of a property Eeh Eeh
Kukola paka ku red carpet Eeh Eeh
Tuli bapambanyi teri bya puppet Eeh Eeh
Buli kyokola fuba kati kati Eeh Eeh
Flow of a pattern full of a property Eeh Eeh
Kukola paka ku red carpet Eeh Eeh
Tuli bapambanyi teri bya puppet Eeh Eeh
Buli kyokola fuba kati kati Eeh Eeh
Byona mbiwulira naye sibyange
Ekyoli kyoli nekyange kyange
Katino gwe ndeka nekyange kyange
Kuba ennaku y'oli teruma wange
Amaziga maziga masanyu gange
Nga lwaki olumilwa edembe lyange?
Bwekikuluma ennyo muto wange
Kale sitaani mutwale Katonda wange
Brighter ssi colour
Gwe tonsimira
Byendya sigaba
Nga ndyaki? Mira
Bwosumagira
Gwe agy'osubwa
Paka kwejjusa
Nga tunyumirwa
Flow of a pattern full of a property Eeh Eeh
Kukola paka ku red carpet Eeh Eeh
Tuli bapambanyi teri bya puppet Eeh Eeh
Buli kyokola fuba kati kati Eeh Eeh
Flow of a pattern full of a property Eeh Eeh
Kukola paka ku red carpet Eeh Eeh
Tuli bapambanyi teri bya puppet Eeh Eeh
Buli kyokola fuba kati kati Eeh Eeh
Lwaki okuba omuziki wetaaga Album?
Lwaki okuba omuyimbi ng'olina sente?
Kati Dj kweno kabongeremu
Kagweeyo oba kagwemu
Wano wenatuuse ebintu byange sipapa
Muziki gwange gwe manya era sigwa mpaka
Muziki kikiki muziki bakaka kaka
Muziki kikiki oba biki teb'ankaka
Kati webituuse kozesaawo awo kibbuli
Luliba lumu oliyaka ng'omumuli
Babiri babiri laba abatesi wabali
Bakola biri katukube omubali
Ng'obulamu mu Demo
Batambulira mu software nga Venom
Kati mwe mudemu
Brighter ssi colour
Gwe tonsimira
Byendya sigaba
Nga ndyaki? Mira
Bwosumagira
Gwe agy'osubwa
Paka kwejjusa
Nga tunyumirwa
Tune mad mad tune mad mad tune
Ebintu nga bikalubye
Tune mad mad tune mad mad tune
Biwunzika bituyiye
Tune mad mad tune mad mad tune
Ebintu nga bikalubye
Tune mad mad tune mad mad tune
Biwunzika bituyiye
Tukubaaa
Yeah well if you don't know
This is a one name iG Lukene
Zzaabu nebwomusaaba etosi
Asigala Zzaabu ate nga talina tabbu iG Lukene